| |
El período embrionario (Las primeras 8 semanas)
Desarrollo embrionario: Las primeras 4 semanas
Capítulo 3 Fecundación
|
| |
| Mululimi lwa biologia
"omuntu atandika okukula mukuwaka,
omukaazi no'musaaja
buli omu aleta abimusatu
ku 'chromosomes'zabwe
nga bu 'cell' bwabwe obuzala.
Ka 'cell' ko'mukaazi kagitibwa
eggi oba 'egg'
era neb u elinnya etifu
lili 'oocyte'.
Era neb u 'cell' bwomusaaja
bu manyidwa nga 'sperm'
naye mululimi olufutifuti buyibwa
'spermatozoon'.
Eggi lwo'mukaazi bwe litebwa
okuva mu 'ovary'
mumitenda egiyitibwa 'ovulation',
eggi oba 'oocyte' ne
'spermatozoon' bwegata
kino kibawo mukamu kubu
seke bwa mukaazi
obuyitibwa 'fallopian tubes'.
Obuseke oba 'uterine tubes'
bugata 'ovary' zo'mukaazi
ku lubbuto oba nabana wo'mukaazi.
Ekivamwekyo nga bu 'cell' bwegase
kiwitibwa 'zygote,'
makulu nti waliwo okwegata.
|
Capítulo 4 ADN, división celular y factor temprano de embarazo
|
| |
| 'Zygote' oba neb u 'chrososomes'
ana mumukaaga
duno bwebu kikilila obulamu
obusoka obwejawulo
era eno eringa nlani
yo'muntu mubutondebwe.
Eno pulani sinziggu
mu bu 'molucules' obwekute
ate nga bunyole owitibwa 'DNA'.
Muno mwemuli amateka gwo'kula
Kwo mubiri gwona'ogwo muntu.
Bu 'DNA' 'molecules' bufanana
nga edaala elinyoledwa
liwitibwa 'double helix'
omululimi oluna sayansi.
Olwandi bade nga ozuda lwe daala olimu
bu 'molecules' bubiri nga bwe kute,
oba 'bases' owitibya 'guanine',
Cytosine(syitsini), adanenine
(adenayini), ne themine(tayanmani).
|
| 'Guanine' yegata na
'cytosine' yoka,
ate 'adenine' neyegata ne 'thymine'.
Bu ka 'cell' ko'muntu kabamu
obuwubi basaatu
obwa bu 'base pairs'.
'DNA'wa ka 'cell' akamu mulimu
amakulu maagi akwata kumunto
era singa yolekebwa mubiga mbo,
nga enyukuta yoka esoka eya
bu 'base' ye wandiki dwa
kiba kitwetagisa akakade kamu
nekitundu akempadila!
Era singa bu 'base' bugalimizibwa
wansi kamu kukamu,
'DNA' owa ka 'cell'akamu alina obuwanvu
bwa futi satu ne kitundu kimu kyakusatu
oba mita emu.
|
| Singa tusobola okuzi ngulula
'DNA' yena
mumubiri gwo'muntu omukululu
obusirivu ekikumi,
oluzingululo luvamu obuwumbi
nkaaga mubusatu obwa mayiro.
Kino kilinga okuva wano no
kutuka ku mjuba ate nokuda
emirundi bisatu muana.
|
| Oluvanyuma lwa sawa abiri munya no
kutuka kusawa asatu nga okuwaka kuwede
ka 'zygote' kamaliliza omulimu
gwo'kwegabizamu ekiyitibwa.
Kino kibayo kiyibya emitenderu
ja 'mitosis',
okusoka ka'cell'akamu kega'zamu bibiri ebiri
nebyegbizamu bina ne kyeyo ngera mumaso byekityo.
|
| Oluvanyuma lwe sawa 24 paka ku
sawa 48 nga okuwaka kutandi se,
olubuuto luyinza okukukaka
sibwa nga 'hormone' esangi dwa
mumusaayi gwo mukaazi kiyitibwa
'early pregnancy factor'.
|
Capítulo 5 Etapas iniciales (mórula y blastocito) y células madre
|
| |
| Oluvanyu lwe naku satu okutuka
kunaku nya nga okuwaka kuwede,
bu 'cell' bwa 'embryo'obuba
bwegabizamu bufuka bwetolovu
era 'embryo' kakno eyitibya
'morula'.
Oluvanyuma lwenaku 4 okutuka kunaku
5 egeri yakasawo kuwambako bu 'cell' buno
kakano 'embryo' eyitibya
'blastocyst'.
Bu 'cells' munda wako
ka 'blastocyst'
buyitibwa 'inner cell mass'
era mwemuua ebitundu nga omutwe
omubiri nebitundu ebira ebyo mubiri
ebyo mugaso eli okukula kwomuntu.
Bu 'cell' obubamu 'inner cell mass'
buyitibwa 'embryonic stem cell'
kubanga bulina obusobozi
obwo kufuka mu buli emu kwa
bu 'cells' obwebika ebibiri
obubera mumubiri gwo muntu.
|
Capítulo 6 1 a 1½ semanas: implantación y gonadotropina coriónica humana (GCH)
|
| Bwebumala okuyita mu kaseke akiyitibwa
akanaba na oba 'uterine tube',
munaku ezisoka 'embryo'
eyigira
mukasenge kasuka 'inner wall'
akanabana.
Emitendera gino egiyitibwa okwesiba
(implatantion) kutandika munuka mukaaga
era nekugwa wakati wenaku kumi
ne kumimanya nga okuwaka kuwede.
Bu 'cell' bwo mu 'embryo' butamdika
okukula busubole okuleta 'hormone'
eyuitibwa 'human chorionic
gonadotropin'/ hcg,
eno elabibwa nga omukaazi
akebelwa oba'li lubuuto.
Eno 'HCG' yelagila
'maternal hormone'
okuziwiza ogenda mumwezi
okwabakaazi(menstrual cycle),
kino ne kiyamba egwako oba
olubuuto okugenda mumaso.
|
Capítulo 7 La placenta y el cordón umbilical
|
| Nga okwe-simba kuwede,
bu 'cell' kukusakate kua-kasawo
kano aka 'blastocyte'
bufukamu ekitundu kua 'placenta',
kino kibanga olutimbe olugata
'maternal'
ne'ntabula yo musaayi mu 'emrbyo'.
Eno 'placenta' yeleta omuuka,
ogwo kusa era ne'birisa
neb u 'hormones' gatako ne'dagala omwana
lweyetaga ebyo mugaso mukukula kwo'mwana
era elongosa sako no twala
kalonda yena atetagisa;
era eziyiza no musaayi gwa maama
okwegata
no'gwo mwana.
Era ekola ne bu 'hormones'
sako no kulaba nga ebu gume lwa
'embryo' ne lwa 'fetal' lyelyo elisade
era okubuguma kwabyo kulina
okusuka ko katuno okwa maama.
Omwana owo'kubiri oba(Placenta)
ewuliziganya ne omwana mulubuuto
nga eyifamu 'vessels' obwa kundi
oba 'umblical cord'.
Obusobozi byo kuwagi omwana nga akula
obwa omwana owo'kubiri bufanana ko
no bwo obwa 'intensive care' oba
okulabililwa enyo mu awauro elwo mulemmbe.
|
Capítulo 8 Nutrición y protección
|
| |
| Oluvanyuma lwa wiiki
bu 'cell' obwa 'inner cell mass'
bwekolamu oba bufuka engeri
yembudi birieyitibwa
'hypbolast'
ne 'epiblast'.
'Hypoblast' yevamu oba yefuka mu
akasawo kenjuba oba 'yolk sac',
maama okuwa omwana ebirisa
munaku ezi sokera dala
eza 'embryo'.
Bu 'cell' okuva mu 'epiblast'
bwebufukamu
engeriya kabubi oba'kasawo
akayiitibya 'amnion,'
muno ka 'embryo'
era ne dako ka 'fetus'
mwebikulila paka okuzalibwa.
|
Capítulo 9 2 a 4 semanas: capas germinales y formación de órganos
|
| |
| Mu wiiki biri ne kitundu
ka 'epiblast' kabakakuze
era obubiri obwo mugaso busatu,
oba obubiri oyitabwa 'germ layers,'
aka 'ectoderm,'
'endoderm,'
naka 'mesoderm'.
'Ectoderm' evamu
ebitundu bwomubiri bingi
gamba nga obwongo,
olugongogongo oba (spinal cord)
obusimo bwo mubiri,
olususu,
enjala,
ne'nuiri.
'Endoderm' yefuka mu akabili
abika kumawugwe,
era ne omubu ogutwa emere
ne ne nebwenda,
era evamu ne bitundu bwo'mubiri
ebyomugaso
gamba nga ekibumba
ne kalululwe oba 'pancrease'.
'Mesoderm' yo evamu oba
efukamu omutima,
ensigo,
amagumba,
'cartilage' oba magumba'magonuu,
ebinywa,
bu 'cells' byo musaayi,
ne bitundu byo mubiri ebilala.
|
| Oluvanyuma lwa wiiki satu
obwongo bugabanyibwamu
ebitundu bisatu
ekiyitibwa obwo obusokelwa ko
oba 'forebrain'
obwongo'bwo mumakati
oba 'midbrain,'
era ne obwongo 'bwe mabega
oba 'hindbrain.'
Okukula kwebi kwata kukusa ne bwokukozesa
no'kumenya menya emere mumubiri
kuba kugenda mumaso.
|
| Nga bu 'cell' bwo musaayi
bwebweyoleka mu kasawo kenjuba
oba 'yolk sac,'
ne obuseke bwo musaayi,
nabwo bukula
okubuna 'embryo' yona,
era no'mutima omwagagauo nagwo
guba gutuze.
Kumpi mukisera kyekimu,
omutima ogubagukula amangu
gwe yumba-ko
era ebisenge ebyawufu
bitandi okweyoleka oba
okwe zimba.
Omutima gutandi okukuba
mu wiiki satu no'lunaki
nga okuwaka 'fertilization'
kuwede.
Otambula kwo musayi kwekusooka
okutandiika okukola,
oba ebitundu byo mubiri ebi
kwata gaa no'musaayi,
kino eberewo'kudukana kwomubiri
kusobole kuberawo.
|
Capítulo 10 3 a 4 semanas: el plegamiento del embrión
|
| |
| Mubanga nga ya wiiki saatu
oba nnya,
kakano 'plani' yomubiri
etandikwa wo
gwi obwongo,
olugongogongo oba'spinal cord'
ne omutima gwa 'embryo'
byangu byakwawula era no'kulaba
Mu kasawo kenjuba 'yolk sac.'
Okukula kwo mutiima amangu enyo
kuleta okwewumba
okwa 'embryo.'
Omitendera gino gigata
ebitundu bya 'yolk sac'
mu 'lining' oba akakuta
emitendera joku menya menya
emere mumubiri
muno mwemuva ekifuba kyo munju
ne bitundu ebyawansi oba
'abdominal cavities'
ebya munju akula.
|