CineAmnios y capas germinales |
Compre ahoraDe La biología del desarrollo prenatal |
Guión: Oluvanyuma lwa wiiki bu 'cell' obwa 'inner cell mass' bwekolamu oba bufuka engeri yembudi birieyitibwa 'hypbolast' ne 'epiblast'. 'Hypoblast' yevamu oba yefuka mu akasawo kenjuba oba 'yolk sac', maama okuwa omwana ebirisa munaku ezi sokera dala eza 'embryo'. Bu 'cell' okuva mu 'epiblast' bwebufukamu engeriya kabubi oba'kasawo akayiitibya 'amnion,' muno ka 'embryo' era ne dako ka 'fetus' mwebikulila paka okuzalibwa. Mu wiiki biri ne kitundu ka 'epiblast' kabakakuze era obubiri obwo mugaso busatu, oba obubiri oyitabwa 'germ layers,' aka 'ectoderm,' 'endoderm,' naka 'mesoderm'. 'Ectoderm' evamu ebitundu bwomubiri bingi gamba nga obwongo, olugongogongo oba (spinal cord) obusimo bwo mubiri, olususu, enjala, ne'nuiri. 'Endoderm' yefuka mu akabili abika kumawugwe, era ne omubu ogutwa emere ne ne nebwenda, era evamu ne bitundu bwo'mubiri ebyomugaso gamba nga ekibumba ne kalululwe oba 'pancrease'. 'Mesoderm' yo evamu oba efukamu omutima, ensigo, amagumba, 'cartilage' oba magumba'magonuu, ebinywa, bu 'cells' byo musaayi, ne bitundu byo mubiri ebilala. |
Todas las edades en referencia a la fecundación, no al último período menstrual.
|
< Anterior | Ver fotos instantáneas | Siguiente > |